Matthew 20:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'abagamba nti: ‘Nammwe mugende mu nnimiro yange ey'emizabbibu, nnaabawa kyonna ekinaaba kigwanidde.’ Ne bagenda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
nabo n’abagamba nti, ‘Nammwe mugende mu nnimiro y’emizabbibu, era nnaabasasula empeera ebasaanira.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
nabo n'abagamba nti, Nammwe mugende mukole mu lusuku olw'emizabbibu, nange nnaabasasula ekinaabasanira.” Ne bagenda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'abagamba nti: ‘Nammwe mugende mu nnimiro yange ey'emizabbibu mukole, nnaabasasula ekibasaanira.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
nabo n'abagamba nti Nammwe mugende mu lusuku olw'emizabbibu, nange nnaabaweera ekinaatuuka. Ne bagenda.