Matthew 20:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'afuluma era nga ku ssaawa eyoomukaga n'eyoomwenda, n'akola kye kimu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne bagenda. “Ku ssaawa omukaaga ne ku mwenda n’asindikayo abalala mu ngeri y’emu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'afuluma nate essaawa nga ziri mukaaga, era ne ku ssaawa mwenda, n'akola bw'atyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne bagenda. N'afuluma nate ku ssaawa nga mukaaga, ne ku ssaawa nga mwenda, n'akola ekintu kye kimu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'afuluma nate essaawa nga ziri mukaaga, era n'omwenda, n'akola bw'atyo.