Matthew 21:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bamuzibe n'abalema ne bajja gy'ali mu Kiggwa, n'abawonya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo abazibe b’amaaso n’abalema ne bajja gy’ali mu Yeekaalu n’abawonya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo abazibe b'amaaso n'abalema ne bajja gy'ali mu Yeekaalu, n'abawonya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo bamuzibe n'abalema ne bajja awali Yesu mu Ssinzizo, n'abawonya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo abazibe b'amaaso n'abalema ne bajja gy'ali mu yeekaalu: n'abawonya.