Matthew 21:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'abaleka, n'ava mu kibuga, n'alaga e Betaniya, n'asula eyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’abaviira, n’afuluma mu kibuga n’agenda e Besaniya, n’asula eyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'abaleka, n'afuluma mu kibuga, n'agenda e Bessaniya, n'asula eyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'abaawukanako, n'afuluma ekibuga, n'alaga e Betaniya, n'asula eyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abaleka, n'afuluma mu kibuga, n'agenda e Bessaniya, n'asula eyo.