Matthew 21:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ku makya bwe yali addayo mu kibuga, enjala n'emuluma;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo enkeera bwe yali ng’addayo mu kibuga n’alumwa enjala,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo enkeera ku makya, Yesu bwe yali ng'addayo mu kibuga, enjala n'emuluma.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Enkeera ku makya, Yesu bwe yali addayo mu kibuga, n'alumwa enjala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo enkya bwe yali ng'addayo ku kibuga, enjala n'emuluma.