Matthew 21:29 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'ayanukula nti: ‘Sijja kugenda.’ Naye oluvannyuma ne yeddamu, n'agenda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Omulenzi n’addamu nti, ‘ŋŋaanyi,’ naye oluvannyuma ne yeerowooza n’agenda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'addamu n'agamba nti, ‘ŋŋaanyi,’ naye oluvannyuma ne yeenenya, n'agenda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ye n'addamu nti: ‘Ŋŋaanye.’ Kyokka oluvannyuma ne yeenenya, n'agenda n'akola.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'addamu n'agamba nti ŋŋaanyi: naye oluvannyuma ne yeenenya, n'agenda.