Matthew 21:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe wabaawo aliko ky'abagamba, muddamu nti: Omukama azeetaaga, ajja kuzisindika mangu.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye omuntu yenna bw’anaabaako ky’abagamba, mumuddamu nti, ‘Mukama waffe y’azeetaaga,’ amangwago ajja kuziweereza.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye omuntu bw'anaabagamba ekigambo, munaagamba nti, ‘Mukama waffe ye azaagala;’ naye anaaziweereza mangu ago.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Singa wabaawo abavunaana, mugamba nti: ‘Mukama waffe azeetaaga’, olwo ye ajja kuziweereza mangu.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye omu bw'anaabagamba ekigambo, munaagamba nti Mukama waffe ye azaagala; naye anaaziweereza mangu ago.