Matthew 21:35 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye abalimi ne bakwata abaweereza be omu ne bamukuba, n'omulala ne bamutta, n'omundi ne bamukuba amayinja.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Naye abalimi ne badda ku baddu be, omu ne bamukuba, n’omulala ne bamutta, n’omulala ne bamukasuukirira amayinja.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye abalimi ne bakwata abaddu be, omu ne bamukuba, omulala ne bamutta, omulala ne bamukasuukirira amayinja.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka abapangisa ne bakwata abaddu be, omu ne bamukuba, omulala ne bamutta, n'omulala ne bamukasuukirira amayinja.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye abalimi ne bakwata abaddu be, omu ne bamukuba, omulala ne bamutta, omulala ne bamukasuukirira amayinja.