Matthew 21:38 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye abalimi bwe baalaba ku mutabani we ne bagambagana nti: ‘Ono ye musika; mugire tumutte, obusika bwe tubutwale.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Naye abalimi bwe baalaba omwana ng’ajja ne bateesa nti, ‘Ono y’agenda okusika, ka tumutte, ebyobusika bwe biriba byaffe!’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye abalimi bwe baalaba omwana ne bagamba bokka na bokka nti, ‘Ono ye musika; mujje, tumutte, tulye obusika bwe.’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye abapangisa bwe baalaba omwana oyo, ne bagambagana nti: ‘Ono ye musika! Mujje tumutte, obusika buliba bwaffe.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye abalimi bwe baalaba omwana ne bagamba bokka na bokka nti Ono ye musika; mujje, tumutte, tulye obusika bwe.