Matthew 21:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebyo byonna byaba bityo omulanzi kye yayogera kituukirire, nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kino kyabaawo okutuukiriza ebigambo nnabbi bye yayogera nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kino kyabaawo, ekigambo kituukirire nnabbi kye yayogera, ng'agamba nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kino kyabaawo okutuukiriza ekyo omulanzi kye yayogera nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kino kyabaawo, ekigambo kituukirire nnabbi kye yayogera, ng'agamba nti