Matthew 21:45 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bakabona abakulu n'Abafarisaayo bwe baawulira engero ze, ne bategeera ng'ayogera ku bo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo bakabona abakulu n’Abafalisaayo bwe baabiwulira ne bategeera nga Yesu bo b’ayogerako.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo bakabona abakulu n'Abafalisaayo bwe baawulira engero ze, ne bategeera nti ayogedde ku bo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bakabona abakulu n'Abafarisaayo bwe baawulira engero za Yesu, ne bategeera nti ayogedde ku bo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo bakabona abakulu n'Abafalisaayo bwe baawulira engero ze, ne bategeera nti ayogedde ku bo.