Matthew 21:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Mugambe muwala wa Siyoni nti: ‘Wuuno kabaka wo ajja gy'oli, muteefu, yeebagadde endogoyi, ne ku kalogoyi, omwana gw'endogoyi.’ ”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Mubuulire omuwala wa Sayuuni nti, ‘Laba Kabaka wammwe ajja gye muli nga muwombeefu, nga yeebagadde omwana gw’endogoyi.’ ”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Mubuulire muwala wa Sayuuni nti, Laba, Kabaka wo ajja gy'oli. Omuteefu, nga yeebagadde endogoyi, Era yeebagadde n'akayana omwana gw'endogoyi.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Mubuulire abantu b'e Siyooni nti: Laba, Kabaka wammwe ajja gye muli. Muteefu, era yeebagadde endogoyi, yeebagadde omwana gw'endogoyi.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mubuulire muwala wa Sayuuni nti Laba, Kabaka wo ajja gy'oli. Omuteefu, nga yeebagadde endogoyi, N'akayana omwana gw'endogoyi.