Matthew 22:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo Yezu n'addamu okwogera nabo mu ngero, n'agamba nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu n’addamu n’ayogera nabo mu ngero ng’agamba nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Yesu n'addamu n'ayogera n'abo mu engero, n'agamba nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yesu n'addamu okwogera n'abantu ng'akozesa engero, n'agamba nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yesu n'addamu n'ayogera nabo nate mu ngero, ng'agamba nti