Matthew 22:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kabaka bwe yayingira okulaba abagenyi, n'asangamu omuntu atayambadde kyambalo kya mbaga;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Kabaka bwe yayingira okulaba abaali batudde ku mmeeza, n’alaba omusajja eyali tayambadde kyambalo kya mbaga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye kabaka bwe yayingira okulaba abagenyi, n'alabamu omuntu atayambadde kyambalo kya bugole.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Awo kabaka bwe yayingira okulaba abagenyi, n'alabamu omuntu atayambadde kyambalo kya mbaga ya bugole.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye kabaka bwe yayingira okulaba abagenyi, n'alabamu omuntu atayambadde kyambalo kya bugole: