Matthew 22:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'amugamba nti: ‘Munnange, oyingidde otya muno nga tolina kyambalo kya mbaga?’ Oli n'asirika busirisi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kabaka n’amubuuza nti, ‘Munnange, oyingidde otya wano nga toyambadde kyambalo kya mbaga?’ Omusajja nga talina ky’addamu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kabaka n'amugamba nti, ‘Munnange, oyingidde otya wano nga tolina kyambalo kya bugole? N'abunira.’ ”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kabaka n'amugamba nti: ‘Munnange, oyingidde otya muno nga toyambadde kyambalo kya mbaga ya bugole?’ Ye n'asirika.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'amugamba nti Munnange, oyingidde otya wano nga tolina kyambalo kya bugole? n'abunira.
Recommended Reading