Matthew 22:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yezu n'ategeera omutima gwabwe omubi, n'abagamba nti: “Bakuusa mmwe, munkemera ki?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Yesu bwe yamanya obutali butuukirivu bwabwe, n’abagamba nti, “Bannanfuusi mmwe, Lwaki mungezesa?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Yesu n'ategeera obubi bwabwe, n'agamba nti, “Munkemera ki, mmwe abannanfuusi?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka Yesu n'ategeera enkwe zaabwe, n'agamba nti: “Bakuusa mmwe, lwaki munkema?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Yesu n'ategeera obubi bwabwe, n'agamba nti Munkemera ki, mmwe bannanfuusi?