Matthew 22:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'abagamba nti: “Ekifaanaanyi kino n'ekiwandiiko ebiriko by'ani?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’ababuuza nti, “Kino ekifaananyi n’obuwandiike ebiriko by’ani?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'abagamba nti, “Ekifaananyi n'amannya ebiwandiikiddwako by'ani?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'ababuuza nti: “Ekifaananyi n'amannya ebiriko by'ani?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abagamba nti Ekifaananyi kino n'obuwandiikeko by'ani?