Matthew 22:28 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kale mu mazuukira ku abo omusanvu aliba muka ani? Anti bonna omusanvu baamuwasaako.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale okuzuukira nga kutuuse omukazi oyo aliba muka ani ku abo omusanvu? Kubanga bonna abooluganda omusanvu yabafumbirwako.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale mu kuzuukira aliba muka ani ku abo omusanvu? Kubanga bonna baamuwasa.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale ku lunaku olw'amazuukira, omukazi oyo aliba muk'ani ku abo omusanvu? Kubanga bonna baamuwasa.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale mu kuzuukira aliba muka ani ku abo omusanvu? kubanga bonna baabuna okumufumbirwa.