Matthew 22:29 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo Yezu n'addamu nti: “Musobya obutamanya Biwandiiko n'obuyinza bwa Katonda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Yesu n’abagamba nti, “Olw’obutamanya byawandiikibwa n’obutategeera maanyi ga Katonda kyemuvudde mukyama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Yesu n'addamu n'abagamba nti, “Mukyama olw'obutamanya ebyawandiikibwa, newakubadde amaanyi ga Katonda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yesu n'abaddamu nti: “Muwubwa olw'obutamanya ebyawandiikibwa, wadde obuyinza bwa Katonda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Yesu n'addamu n'abagamba nti Mukyama olw'obutamanya ebyawandiikibwa, newakubadde amaanyi ga Katonda.