Matthew 22:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'atuma abaweereza be okunona abaayitiddwa ku mbaga, naye bo ne bagaana okujja.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’atuma abaddu be okuyita abaayitibwa ku mbaga, ne batayagala kujja.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'atuma abaddu be okuyita abaayitibwa ku mbaga ey'obugole; naye ne batayagala kujja.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'atuma abaddu be okutegeeza abaayitibwa ku mbaga, nti: ‘Mujje.’ Naye bo ne bagaana okujja.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'atuma abaddu be okuyita abaayitirwa embaga ey'obugole: ne batayagala kujja.