Matthew 22:32 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
‘Nze Katonda wa Yiburayimu, Katonda wa Yizaake ne Katonda wa Yakobo?’ Katonda taba wa bafu, wabula wa balamu.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
‘Nze, ndi Katonda wa Ibulayimu era ndi Katonda wa Isaaka era ndi Katonda wa Yakobo?’ Noolwekyo Katonda si Katonda wa bafu wabula Katonda wa balamu.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
‘Nze ndi Katonda wa Ibulayimu, era Katonda wa Isaaka, era Katonda wa Yakobo.’ Si Katonda wa bafu, naye wa balamu.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
‘Nze Katonda wa Aburahamu, Katonda wa Yisaaka, era Katonda wa Yakobo.’ Katonda si wa bafu, wabula wa balamu.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nze ndi Katonda wa Ibulaimu, era Katonda wa Isaaka, era Katonda wa Yakobo? Si Katonda wa bafu, naye wa balamu.