Matthew 22:33 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekibiina bwe kyawulira, ne bawuniikirira olw'enjigiriza ye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebibiina ne biwuniikirira bwe baawulira okuyigiriza kwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebibiina bwe byawulira ebyo, ne byewuunya okuyigiriza kwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu bwe baawulira ebyo, ne beewuunya okuyigiriza kwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ebibiina bwe byawulira ne byewuunya okuyigiriza kwe.