Matthew 22:34 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abafarisaayo bwe baawulira ng'asirisizza Abasaddukaayo ne beekuŋŋaanya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abafalisaayo bwe baawulira nga Yesu Abasaddukaayo abamazeeko eby’okwogera, ne bakuŋŋaana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Abafalisaayo bwe baawulira nti abunizza Abasaddukaayo, n'abo ne bakuŋŋaanira wamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Abafarisaayo bwe baawulira nti Yesu asirisizza Abasaddukaayo, ne bakuŋŋaana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Abafalisaayo bwe baawulira nti abunizza Abasaddukaayo, ne bakuŋŋaanira wamu.