Matthew 22:35 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Munnaabwe omu omuyigiriza w'amateeka n'amubuuza ng'amukema nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omu ku bo eyali munnamateeka n’amubuuza ekibuuzo ng’amugezesa nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omu ku bo, ow'amateeka, n'amubuuza ng'amukema nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omu ku bo, omunnyonnyozi w'amateeka, n'amubuuza ng'amukema nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omu ku bo, ow'amateeka, n'amubuuza ng'amukema nti