Matthew 22:39 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekyokubiri kifaanana ng'ekyo: ‘Oyagalanga munno nga ggwe wennyini bwe weeyagala.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’eryokubiri eririfaananako lye lino nti, ‘Yagalanga muliraanwa wo nga gwe bwe weeyagala wekka.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'eky'okubiri ekikifaanana kye kino nti Yagalanga muliraanwa wo nga bwe weeyagala wekka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekiragiro ekiddirira ekyo mu bukulu, era ekikifaanana, kye kino: ‘Yagalanga muntu munno nga bwe weeyagala ggwe wennyini.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'eky'okubiri ekikifaanana kye kino nti Yagalanga muliraanwa wo nga bwe weeyagala wekka.