Matthew 22:42 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'agamba nti: “Mmwe Kristu mumulowoozaako mutya? Mwana w'ani?” Ne bamugamba nti: “Wa Dawudi.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Kristo mumulowoozako mutya? Mwana waani?” Ne baddamu nti, “Mwana wa Dawudi.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ng'agamba nti, “Kristo mumulowooza mutya? Ye mwana w'ani?” Ne bamugamba nti, “Mutabani wa Dawudi.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Mulowooza mutya ku Kristo? Muzzukulu w'ani?” Ne bamuddamu nti: “Muzzukulu wa Dawudi.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ng'agamba nti Kristo mumulowooza mutya? ye mwana w'ani? Ne bamugamba nti Wa Dawudi.