Matthew 22:43 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ye n'abagamba nti: “Kiri kitya nno Dawudi ku bwa Mwoyo okumuyita Mukama bw'agamba nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu kyeyava ababuuza nti, “Dawudi ng’ajjudde Omwoyo bw’ayogera ku Kristo, lwaki ate amuyita ‘Mukama we’, ng’agamba nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'abagamba nti, “Kale, Dawudi mu Mwoyo lwaki amuyita Mukama we, ng'agamba nti,”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu n'ababuuza nti: “Kale lwaki Dawudi yennyini, ng'ajjudde Mwoyo Mutuukirivu, amuyita Mukama we? Agamba nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abagamba nti Kale, Dawudi mu Mwoyo kiki ekimuyisa Mukama we, ng'agamba nti