Matthew 22:45 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kale, obanga Dawudi amuyita Mukama, ate abeera atya omwana we?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Noolwekyo obanga Dawudi amuyita ‘Mukama we,’ kale, ate abeera atya omwana we?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Kale oba nga Dawudi amuyita Mukama we, abeera atya omwana we?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Kale oba nga Dawudi yennyini amuyita Mukama we, ate olwo ayinza atya okuba muzzukulu we?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale oba nga Dawudi amuyita Mukama we, ali atya omwana we?