Matthew 22:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye bali ne bateefiirayo, ne beetambulira; omu n'agenda mu nnimiro ye, omulala mu byamaguzi bye;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Naye ne batassaayo mwoyo, omu n’alaga mu nnimiro ye, omulala n’alaga mu bya busuubuzi bye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye abo abaayitibwa ne batassaayo mwoyo ne bagenda, omu n'agenda mu kyalo kye, omulala mu by'obuguzi bwe,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Naye abaayitibwa ne batafaayo. Omu n'alaga mu kyalo kye, omulala mu by'amaguzi bye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye bo ne batassaayo mwoyo ne bagenda, omulala mu kyalo kye, omulala mu buguzi bwe: