Matthew 22:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
abaasigalawo ne bakwata abaweereza be ne babajolonga, n'okubatta ne babatta.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abalala ne babakwata ne bababonyaabonya ne babatta.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
abaasigalawo ne bakwata abaddu be, ne babaswaza, ne babatta.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ate abalala ne bakwata abaddu be ne babayisa bubi, era ne babatta.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
abaasigalawo ne bakwata abaddu be, ne babagirira ekyejo, ne babatta.