Matthew 22:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kabaka n'akalala n'asindika amagye ge, n'azikiriza abatemu abo, ekibuga kyabwe n'akyokya omuliro.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Kabaka n’asunguwala, n’ayungula ekibinja ky’abaserikale n’azikiriza abatemu abo, n’ayokya ekibuga kyabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kabaka n'akwatibwa obusungu; n'asindika eggye lye, n'azikiriza abassi abo, n'ayokya ekibuga kyabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kabaka n'asunguwala, n'asindika eggye lye, n'azikiriza abassi abo, era n'ayokya ekibuga kyabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kabaka n'akwatibwa obusungu; n'agaba eggye lye, n'azikiriza abassi abo, n'ayokya ekibuga kyabwe.