Matthew 22:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Awo n'agamba abaweereza be nti: ‘Embaga yiino ewedde okuteekateeka, naye ababadde bayitiddwa tebasaanidde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Awo kabaka n’agamba abaddu be nti, ‘Ekijjulo ky’embaga kiteekeddwateekeddwa, naye abaayitibwa ne batasaanira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo n'agamba abaddu be nti ‘Embaga ey'obugole ewedde okuteekateeka, naye abo abaayitibwa tebasaanira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo n'agamba abaddu be nti: ‘Embaga ey'obugole ewedde okuteekateeka. Naye abo abaayitibwa tebasaanira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo n'agamba abaddu be nti Obugole bweteeseteese, naye abo abaayitibwa tebasaanira.