Matthew 22:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kale nno mugende mu masaŋŋanzira muyite ku mbaga bonna be munaasanga.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Noolwekyo mugende mu nguudo z’omu kibuga muyite abantu bonna be munaasangayo bajje ku mbaga.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale mugende mu masaŋŋanzira g'enguudo, bonna be munaalabayo mubayite bajje ku mbaga ey'obugole.’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale mulage mu masaŋŋanzira, bonna be munaalaba mubayite ku mbaga ey'obugole.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale mugende mu masaŋŋanzira g'enguudo, bonna be munaalabayo mubayite ku mbaga ey'obugole: