Matthew 23:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
kubanga buli eyeegulumiza alitoowazibwa; ate buli eyeetoowaza, aligulumizibwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye buli alyegulumiza alikkakkanyizibwa, na buli alyetoowaza aligulumizibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Na buli aneegulumizanga alitoowazibwa; na buli eyeetoowaza anaagulumizibwanga.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Buli eyeegulumiza, alitoowazibwa. Era buli eyeetoowaza, aligulumizibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Na buli aneegulumizanga anakkakkanyizibwanga; na buli aneekakkanyanga anaagulumizibwanga.