Matthew 23:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Abawandiisi n'Abafarisaayo batudde ku ntebe ya Musa,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Abawandiisi n’Abafalisaayo batudde ku ntebe ya Musa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'agamba nti, “Abawandiisi n'Abafalisaayo batudde ku ntebe ya Musa;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'agamba nti: “Abannyonnyozi b'amateeka n'Abafarisaayo be bali mu kifo kya Musa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ng'agamba nti Abawandiisi n'Abafalisaayo batudde ku ntebe ya Musa: