Matthew 23:30 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ne mugamba nti: ‘Singa twaliwo mu nsangi za bajjajjaffe, tetwandyetabye nabo kuyiwa musaayi gwa balanzi.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne mulyoka mugamba nti, ‘Naye ddala singa twaliwo mu biseera bya bajjajjaffe tetwandisizza kimu nabo mu kuyiwa omusaayi gw’abannabbi.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ne mugamba nti Singa twaliwo mu biro bya bajjajjaffe, tetwandissizza kimu nabo mu kuyiwa omusaayi gwa bannabbi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne mugamba nti: ‘Singa twaliwo mu biro bya bajjajjaffe, tetwandyetabye wamu nabo okutta abalanzi.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne mugamba nti Singa twaliwo mu biro bya bajjajjaffe, tetwandissizza kimu nabo mu musaayi gwa bannabbi.