Matthew 23:33 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Misota mmwe, abaana b'amasalambwa, mulisobola okudduka okusalirwa omusango gwa Geyenna?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Mmwe emisota! Abaana b’embalasaasa muliwona mutya omusango ogugenda okubatwaza mu ggeyeena?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mmwe emisota, abaana b'embalasaasa, mulidduka mutya omusango ogwa Ggeyeena?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mmwe emisota, abaana b'emisota egy'obusagwa! Muliwona mutya okusalirwa omusango okusuulibwa mu muliro ogutazikira?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mmwe emisota, abaana b'embalasaasa, mulidduka mutya omusango ogwa Ggeyeena?