Matthew 23:36 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mazima mbagamba nti ebyo byonna birijjira ab'ezzadde lino.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ddala ddala mbagamba nti ebyo byonna birituuka ku mulembe guno.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mazima mbagamba nti Ebigambo bino byonna birituukirira eri abantu ab'emirembe gino.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mazima mbagamba nti: ekibonerezo olw'abo bonna kiriweebwa abantu ab'omulembe guno.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mazima mbagamba nti Ebigambo bino byonna birituukirira ab'emirembe gino.