Matthew 23:39 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ka mbabuulire, temulindaba okutuusa lwe muligamba nti: ‘Atenderezebwe oyo ajja mu linnya ly'Omukama.’ ”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga nkugamba nti toliddayo kundaba nate, okutuusa ng’oyogedde nti, ‘Aweereddwa omukisa oyo ajja mu linnya lya Mukama.’ ”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga mbagamba nti Okusooka leero temulindabako n'akatono, okutuusa lwe mulyogera nti Aweebwe omukisa oyo ajja mu linnya lya Mukama.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kubanga mbagamba nti: temulindaba okutuusa lwe muligamba nti: ‘Atenderezebwe oyo ajja mu linnya lya Mukama.’ ”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga mbagamba nti Temulindabako n'akatono okusooka leero, okutuusa lwe mulyogera nti Aweebwa omukisa ajja mu linnya lya Mukama.