Matthew 24:22 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Era singa ennaku tezaakendeezebwako, tewandiwonye muntu n'omu; naye, olw'okubeera abalondemu, ennaku ezo zirikendeezebwako.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Singa ennaku ezo tezakendezebwako, tewandibadde n’omu alokolebwa. Naye olw’abalonde be ennaku ezo zirikendezebwako.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ennaku ezo singa tezaasalibwako, tewandirokose buli alina omubiri; naye olw'abalonde ennaku ezo zirisalibwako.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era singa ennaku ezo ez'okubonaabona tezaakendeezebwako, tewandiwonyeewo muntu n'omu. Naye olw'abalondemu, ennaku ezo zirikendeezebwako.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ennaku ezo singa tezaasalibwako, tewandirokose buli alina omubiri: naye olw'abalonde ennaku ezo zirisalibwako.