Matthew 24:33 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nammwe nno, bwe mulabanga ebyo byonna, mumanyanga nti ali kumpi, ku miryango kwennyini.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Noolwekyo nammwe bwe muliraba ebintu ebyo byonna, nga mumanya nti ekiseera kiri kumpi, era kisemberedde ddala ku luggi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
bwe mutyo nammwe, mu ngeri y'emu bwe mulabanga ebigambo ebyo byonna, mutegeere nti ali kumpi, ali awo ku luggi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu ngeri y'emu bwe mulabanga ebyo byonna, mumanyanga nti enkomerero eri kumpi nnyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
bwe mutyo nammwe, bwe mulaba ebigambo ebyo byonna, mutegeere nti ali kumpi, ku luggi.