Matthew 24:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yezu n'ayanukula n'abagamba nti: “Mwekkaanye, tewabaawo abawubisa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu n’abaddamu nti, “Temukkirizanga muntu yenna kubalimbalimba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yesu n'abaddamu nti, “Mulabe omuntu yenna tabakyamyanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu n'abaddamu nti: “Mwerinde, waleme kubaawo ababuzaabuza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yesu n'addamu n'abagamba nti Mulabe omuntu yenna tabakyamyanga.