Matthew 24:40 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Abasajja babiri balibeera mu nnimiro, omu alitwalibwa, omulala n'alekebwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu biseera ebyo abasajja babiri baliba bakola mu nnimiro, omu n’atwalibwa omulala n’alekebwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu biro ebyo abasajja babiri (2), baliba mu kyalo; omu alitwalibwa, n'omulala alirekebwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Mu nnaku ezo, abantu abaliba ababiri mu nnimiro, omu alitwalibwa, ate omulala n'alekebwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mu biro ebyo abasajja babiri baliba mu kyalo; omu alitwalibwa, n'omulala alirekebwa:
Recommended Reading