Matthew 24:50 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
mukama w'omuweereza oyo alijja ku lunaku lw'atamusuubira ne mu kaseera k'atamanyi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama w’omuddu oyo n’akomawo ku lunaku lw’atamusuubidde ne mu kiseera ky’atamanyi,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
mukama w'omuddu oyo alijjira ku lunaku lw'atamusuubirirako, ne mu kiseera ky'atamanyi,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
mukama w'omuddu oyo alijjira ku lunaku lw'atamusuubirirako, ne mu ssaawa gy'atamanyi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
mukama w'omuddu oyo alijjira ku lunaku lw'atalindiririramu, ne mu kiseera ky'atamanyi,