Matthew 24:51 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Alimubonereza nnyo, n'amuteeka n'abakuusa, eyo awaliba okukaaba n'okuluma obujiji.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
alimubonereza, era omugabo gwe guliba okubeera awamu n’abannanfuusi, eriba okukaaba n’okuluma obujiji.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
alimutemamu ebitundu bibiri, alimuwa omugabo gwe awamu ne bannanfuusi, omwo mwe muliba okukaaba n'okulumwa obujiji.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Alimutemamu wabiri, n'amuteeka wamu n'abakuusa, awaliba okukaaba n'okuluma obujiji.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
alimutemamu ebitundu bibiri, alimuwa omugabo gwe wamu ne bannanfuusi: mwe muliba okukaaba n'okuluma obujiji.