Matthew 25:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oluvannyuma abawala abaasigalira ne bajja, nga bagamba nti: ‘Ssebo, ssebo, tuggulirewo.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oluvannyuma abawala bali abataano ne bakomawo ne bayita nti, ‘Ssebo, tuggulirewo!’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oluvannyuma abawala bali abasirusiru nabo ne bajja, ne bagamba nti, ‘Mukama waffe, mukama waffe, tuggulirewo.’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Oluvannyuma, abawala bali abasiru ne batuuka, ne bagamba nti: ‘Ssebo, ssebo, tuggulirewo.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oluvannyuma abawala bali abalala nabo ne bajja, ne bagamba nti Mukama waffe, mukama waffe, tuggulirewo.