Matthew 25:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Era kiriba ng'omuntu eyali agenda olugendo, eyayita abaweereza be, n'abakwasa ebintu bye,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Obwakabaka bwa Katonda, ate bufaananyizibwa n’olugero lw’omusajja eyali agenda olugendo, n’ayita abaddu be n’abalekera ebintu bye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Obwakabaka obw'omuggulu bufaananako ng'omuntu eyali agenda okutambula mu nsi endala, n'ayita abaddu be, n'abalekera ebintu bye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Obwakabaka obw'omu ggulu bulifaananako ng'omuntu eyali agenda mu nsi ey'ewala, n'ayita abaddu be, n'abalekera ebintu bye okubirabirira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga buli ng'omuntu eyali agenda okutambula mu nsi endala, n'ayita abaddu be, n'abalekera ebintu bye.