Matthew 25:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eyaweebwa ebbiri naye bwe yakola, naviisaamu endala bbiri.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’oyo eyalekerwa ttalanta ebiri naye n’aviisaamu endala biri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bw'atyo n'oli eyaweebwa ettalanta ebbiri, n'aviisaamu bbiri endala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'oyo eyafuna talanta ebbiri, n'akola bw'atyo, n'afunamu amagoba ga talanta endala bbiri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bw'atyo n'oli eyaweebwa ettalanta ebbiri n'aviisaamu bbiri endala.