Matthew 25:24 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'eyafuna talenta emu n'asembera, n'agamba nti: ‘Ssebo, nkumanyi ng'oli muntu mukalubo; okungula gy'otaasiga, okuŋŋaanya gy'otaawewera.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Omusajja eyalekerwa ttalanta emu n’ajja, n’agamba nti, ‘Ssebo, nakumanya nga bw’oli omuntu omuzibu, okungulira gy’otaasigira era okuŋŋaanyiza gy’otaasaasaanyiza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'oli eyaweebwa ettalanta emu n'ajja n'agamba nti, ‘Mukama wange, nakumanya ng'oli muntu mukakanyavu ng'okungulira gy'otaasigira, ng'okuŋŋaanyiza gy'otaayiyira;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era n'oyo eyafuna talanta emu n'ajja, n'agamba nti: ‘Mukama wange, namanya nti oli muntu mukakanyavu, ng'okungulira gy'otaasimbira, ng'okuŋŋaanyiza gy'otaasigira,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'oli eyaweebwa ettalanta emu n'ajja n'agamba nti Mukama wange, nakumanya ng'oli muntu mukakanavu ng'okungulira gy’otaasigira, ng'okuŋŋaanyiza gy’otaayiyira: