Matthew 25:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga abataano ababuyabuya, bwe baakwata ettawaaza zaabwe, tebaatwalirako muzigo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abataalina magezi, ne batatwala mafuta gamala mu ttaala zaabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga abasirusiru, bwe baatwala ettabaaza zaabwe, ne bateetwalira mafuta;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abasiru baatwala ettaala zaabwe, naye ne batatwala mafuta mu ccupa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga abasirusiru, bwe baatwala ettabaaza zaabwe, ne bateetwalira mafuta: